OMUGASO GW’OMUTIMBAGANO: Eby’okukisaawe e Ntebe  biriko obubaka bwe biwa

OMUGASO GW’OMUTIMBAGANO: Eby’okukisaawe e Ntebe biriko obubaka bwe biwa

Wiiki ewedde, Bannayuganda bakozesezza nnyo emikutu emigatta bantu okwogera ku bulumi bwebayitamu ku kisaawe kya Entebbe.Bano balumiriza abakozi b'okukisaawe okubasaba enguzi. Newankubadde kizibu okukkirizza buli ekyayogeddwa ku kisaawe entebbe, abakikulembera baliko enkyukakyuka zebakoze ez'obwangu okukyusa embeera. Kati abalondoola ensonga batubuulidde oba emikutu gi mugatta bantu lyelifuuse ekkubo bannayuganda mwebasobola okuyita okusaba obwenkanya. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter   / ntvuganda   Like our Facebook page   / ntvuganda