Onajjukira nti ku lw’okubiri lwa wiiki eno twakulaga emboozi y’abatuuze be Kakunyu mu disitulikiti ye Wakiso abaalumba ffaamu ya mutuuze munnaabwe Apollo Kaggwa gwe balumiriza okubasengula ku taka mu bukyamu. Ono batuuka n’okumwonoonera ebintu bye era ng’abamu ku bbo bakwatibwa Poliisi. Kaggwa olwaleero avuddeyo nalaga obwennyamivu olwensonga y’enkaana ku ttaka lino bwezikwatiddwwa obubi nga n’egyebuli eno agamba oludda lwe terunnawulirizibwa. #NTVNews #Akawungeezi For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter / ntvuganda Like our Facebook page / ntvuganda